Munyenye

By Undercover Paapi

Released on March 19, 2022

Thumbnail

Into:

Ummmmmmmm

Ummmmmmmm

Ummmmmmmm

Yeah Dcmempire Donkoff

Verse 1:

Onzijukilanga bwoba ngogenze kuba ggwe munyenye yange munnaku

Onzijukilanga ku sawa eyokwekyanga kuba nkisubira

Alright den sweetie yegwe wange nkusaba omanye

Ondyeno mumusayi

Baibee yegwe kyana abakugambako abo basiga bukyayi

Nkubamu akafananyi nga wekyanze ate nga yegwe munyenye yange

Gwe munyenye ebelawo buli Kiro mumusana

Mubutiti ngenkuba etonya

Nkusaba obere wange maama tewechanga bambi nkwagara alright

Chorus:

Mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh

Anti yegwe kyana kyange

Mwenya anti oli nemwenye eh eh

Ndaga kasekoko

Mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh

Baby yegwe kyana kyange

Mwenya anti oli ne mwenye eh eh

(Bilibamba) Nze ndaga kasekoko

Verse 2:

Bwebiba abaagalana bwebayomba bamala omukwano negugenda

Naye nze nkusaba mukwano bwetuyomba omukwano gwafe tegugenda

Munyenye yange nkusaba onsubize nebwetuliba twekyanze nze tonnangire

Nkusaba onsubize munyenye yange obuziina bwange Gwe tolibwanika

Katino sembera ndabe njagala manye

Ekikunyiziza mukwano nkugambye senbera ndabe njagala manye

Awakusiiwa mponye mukwano biliba

Chorus:

Mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh

Anti yegwe kyana kyange

Mwenya anti oli nemwenye eh eh

Ndaga kasekoko

Mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh

Baby yegwe kyana kyange

Mwenya anti oli ne mwenye eh eh

(Bilibamba) Nze ndaga kasekoko

Verse3:

Yeggwe omusuwa ogutambuza omusayi ngomusayi ogutambula gwa O

Ate nze yenze white blood cell zo buli akukwatako nnina omurwanyisa

Munyenye yange akukwatako mundopere ndayila okufa mukwano nga ndi nawe

Kubbuba lyennina munyenye yange nja kukuba omuntu akuzanyisa bbaba

Katino sembera ndabe njagala manye

Ekikunyiiziza mukwano

Nkugambye sembera ndabe njagala manye awakusiiwa mponye mukwano

Chorus:

Mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh

Anti yegwe kyana kyange

Mwenya anti oli nemwenye eh eh

Ndaga kasekoko

Mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh

Baby yegwe kyana kyange

Mwenya anti oli ne mwenye eh eh

(Bilibamba) Nze ndaga kasekoko

Cho! Cho! Cho! Cho!