Tevunya

By Sheebah

Thumbnail

Kululwo Nze Nebwenkalira

(Artin On The Beat)

Kululwo bansiika mpalira Fik Fameica

Kululwo nebwebagunsalira

Queen Sheebah you know how we do it

Eno entevunya togeza nonkonya

Love gyenyiina etevunya(Bwetevunya)

Eno njigudemu etevunya bwetevu tevu

Nange ngenima etevunya gyal etevunta

Love gtenyiina entevunta, entevunya

Tevu tevy tevu(Tevunya) bwetevu tevunya

Tevu tevy tevu(Tevunya) bwetevu tevunya

Yo love gyenyiina entevunya

Nange kenyini ngyewunya

Ngamba yanguwa eno tonkokonya

Bulikade ye aba anonya

Nakiriza love is such a strong feeling

Tegulwa dollar pound yade shilling

Esuza boss chic omutali silingi

Nkuwe omutima bwoba ogutwala nze ndi willing

Gwe nsonga obulamu bukoola meaning

Tugende waala the journey is just beginning

Ndi kwambalanga kotti

Ndi kwambalanga saawa

Bwotwala yegwe antidote

Bwontwala yegwe daawa

Eno entevunya togeza nonkonya

Love gyenyiina etevunya(Bwetevunya)

Bwetevu tevu(Bwetevu)

Ng'Ojigudemu etevunya(Bwetevunya)

Bwetevu tevu(Bwetevu)

Tevu tevu tevu(Tevunya)

Bwetevu(Tevunya)

Tevu tevu tevu(Tevunya)

Bwetevu(Tevunya)

Eno ojigudemu entevunya(Bwetevunya)

Bwetevu tevu

Nange gyenina entevunya(Engyewulira)

Gyal entevunya

Love gyenyiina entevunya(Engyewulira) entevunya

Wansanga mumirembe jange, nontanula

Nze ayali asirise omutima nonsanula

Bino byemukwana tewamanya kyotinkula

Nkusubiza okwesibako

Nkusubiza okwesibako

Wali towajulanga nga nze abulako

Sembera eno oje onkoleko(I love you)

Bambi yanguwa kaa tomenya

Sirina wendisa(Eeeh)

Gwe wolwirawo gunkubya

Ensiimbu gwambuka bwogusa(Hehe)

Eno entevunya togeza nonkonya

Love gyenyiina etevunya(Bwetevunya)

Bwetevu tevu(Bwetevu)

Ng’Ojigudemu etevunya(Bwetevunya)

Bwetevu tevu(Bwetevu)

Tevu tevu tevu(Tevunya)

Bwetevu(Tevunya)

Tevu tevu tevu(Tevunya)

Bwetevu(Tevunya)

Kululwo nze nebewenkalira

Kululwo bansiika mpalira

Kululwo nebwebagunsalira

Sikupowa nze gyal ndayilah

Kululwo nze nebewenkalira

Kululwo bansiika mpalira

Kululwo nebwebagunsalira(Fresh gang)

Sikupowa nze gyal ndayilah

Oli wamukisa sikulimba

Kasoli munamujinga

Bwomenyeka njakuyunga

Wetegeke njakulunga

Tewebuzabuza nkubalideko nawe

Toduka(Wendi)

Kukyejo kyenyinna jisiibe enyere

Tesensuka kuba nyiinji

Eno entevunya(Eeeh)

Togeza nonkokonya(Eeeh)

Love gyenyiiina etevunya(Bwetevunya)

Bwetevu tevu(Bwetevu)

Eno ojigudemu entevunya(Bwetevunya)

Bwetevu tevu

Nange gyenina entevunya(Engyewulira)

Gyal entevunya

Love gyenyiina entevunya(Engyewulira) entevunya

Tevu tevu tevu(Tevunya)

Bwetevu(Tevunya) Queen Sheebah

Tevu tevu tevu Fik Fameica

Bwetevu(Artin problem)

Extra Nation