Omutambala

By Rob Prophet

Released on December 26, 2018

Thumbnail

VERSE

Bano abawala abalala, nze banemye okwagala, bulikisera bidongo, bidongo nabaki mu ye

Abamu mpulira bali bamundagu nga tebaswala bakunamira Nomutanda

Obuwangwa ne nono ekitibwa kyabakyaala nebakityobola gwe

Leka nkubulire amazima, nze nkute mudene ngende ebutambala

Eyo jenanoonyeza abalala, abempisa abamanyi enono

Chorus

Nze ngenze ____________________Rob Genda

Nze Nkooye _________________________ Nkoye

Abagwenyufu __________________ Abo mukampala

Break

Verse

Banakyaalo bawano mu Uganda, nze nakizude bebamanyi okwagala

Kyenvude ngenda e Butambala, nze nonyeyo omubeezi

Njakuba omuguminkiriza omugonvu, nze nange mpangule omutambala

Ezo engambo eziyitingana, tezityemule mutima gwange

Sifude kundabika, e kikulakye nze nfira kumutima ogwomutambala

Bweguba, omulungi, omuganzi, nze sitome tome mba njagalakyi Eeeeee

Chorus

Nze ngenze ____________________Rob Genda x2

Nze Nkooye _________________________ Nkoye

Abagwenyufu ___________________ Ab omukampala

TILL FED