Moonglow

By Nsimbi

On Nsimbi

Released on June 22, 2018

Thumbnail

Mwanga wa mwezi

Mwanga mwanga

Mwanga wa mwezi

Mwanga mwanga

Mwanga wa mwezi

Mwanga mwanga

Mwanga wa mwezi

Mwanga mwanga

Omukwano gumbuganye mpulira gunsiwa ekiro

Mbulwa otulo nga eyasuze mubulolo

Akasisira olusi nsula sisibyewo munyolo nga ninda

Ogeze owogane ndyoke nkutire ensolo

Njikulemu ebiwowolo ompite omuzira owekitalo

Mumukwano yenze kikolo

Wansi wa musizi okumpi ne nsulo kirikiri mabelo

Nzeno wewange under the moonglow

Abatesi balaba ebisikirize bibiri nga bizanyira mumwezi

Nebantandika okuwulira enuggu mukisakiro

Naye ffe tetufaayo emunyenye zitukubira mungalo

Ndaga akukwatako mugabire ekibbo kyеngolo

Oh the sky is limitless (mwezi)

Hold me under the moonglow (mwezi)

The stars are infinite (mwezi)

We come alive in the moonglow (mwezi)

Mwanga wa mwezi

Mwanga mwanga

Mwanga wa mwezi

Mwanga mwanga

Mwanga wa mwezi

Mwanga mwanga

Mwanga wa mwezi

Mwanga mwanga

Lwali lunaku lwakubiri enaku zo mwezi abiri mu biri

Mu mwezi ogwokubiri walina emyaka abiri mwebiri

Lwenakusanga mu kikiri emabega wenyumba ye muli nga oyaka nga kimuli

Nematira engeri jewali ozina carefully paka mumaliri

Nga omumbejja mulubiri akasusu ko kaliri

Bakuwunda omubiri ewande toliba nambabiri

Omukwano gwo guwoma (mwaa) nga entwingiri

Subiri akukwatako akiri ntaama nga empologoma jebasise obuswiriri

Ompa amanyi agasitula enjovu ne wewuka nga ensiri

Kilikiri mabelo kanyonyi kange joli che

Oh the sky is limitless (mwezi)

Hold under the moon glow (mwezi)

The stars is infinite (mwezi)

Come alive in the moon glow (mwezi)

Mwanga wa mwezi

Mwanga mwanga

Mwanga wa mwezi

Mwanga mwanga

Mwanga wa mwezi

Mwanga mwanga

Mwanga wa mwezi

Mwanga mwanga

Universe apart, gravity of love’s destiny stronger than space and time

Like a drumbeat in the night, calling through the silence it’s speaking from inside

Universe apart, gravity of love’s destiny stronger than space and time

Like a drumbeat in the night, calling through the silence it’s speaking from inside

Mwanga wa mwezi

Mwanga mwanga

Mwanga wa mwezi

Mwanga mwanga

Mwanga wa mwezi

Mwanga mwanga

Mwanga wa mwezi

Mwanga mwanga