Kulusozi

By Nsimbi

On Nsimbi

Released on June 22, 2018

Thumbnail

Wagulu kulusozi wansi mumazi nga ensonzi

Bazanya tappo wansi wa musizi

Mukitangala kyo mwezi osobola okulaba omukwano

Gwakawala nakalenzi

Olusi mu mpewo bwefuwa obulungi

Nowuliriza bulungi no wouliriza bulungi

Osobola okubawulira amalobozi