Koona

By Nsimbi

On Nsimbi

Released on June 22, 2018

Thumbnail

Mbade mumawanga nga ntabala

Njiga abaana bafune ku kyokulya

Nagukide eno muba cheru pe

Nebambuza kiki ekikulese

Ntunula angazi I had nothing to say

Nebambuza kukitundu jenva

Abantu bange babeera batya

Olulimi lwenjogera baluyita batya

Nembagumya nti temubanakutya

Otontoma okotya olwo bwosanyuka

Obo’tya ?

Koona ku ngoma nkulage bwebabibya

Wesibe akaliba nkulage bwebabibya

Kubako mungalo nkulage bwebabibya

Nyenya ku ndege nkulage bwebabibya

Koona ku ngoma nkulage bwebabibya

Wesibe akaliba nkulage bwebabibya

Kubako mungalo nkulage bwebabibya

Nyenya ku ndege nkulage bwebabibya

Omusango gwo kusalimba naguziza

Cherupe omu yambuziza

Nti gwe ookuja wanno kabaka yakukiriza

Yambuziza nga alina obuyinza

Konze ebuganda jenva tetulina visa

Twelira tooke tetulina pizza

Ddoodo munyama mukibya netukoza

Suupu wa nakati netuwuuta

Abalunyanja ku mpuuta

Obudde bwebuziba embuggo netufungiza

Tuzina muwogola netuwomereza

Embuttu nezikuba kubuli saaza

Okukunganya abalangira nabakopi

Kinobe edibba lye nswaswa tolisa mpi

Okuba engalabi obula jabya

Kokubye engoma kankulage bwebabibya

Koona ku ngoma nkulage bwebabibya

Wesibe akaliba nkulage bwebabibya

Kubako mungalo nkulage bwebabibya

Nyenya ku ndege nkulage bwebabibya

Koona ku ngoma nkulage bwebabibya

Wesibe akaliba nkulage bwebabibya

Kubako mungalo nkulage bwebabibya

Nyenya ku ndege nkulage bwebabibya