Verse 1:
Ehh eh hmmm oh na na yi
Hmm yeayi
(Ehh)
Obwongo bwasuze bunyoola, bigambo byasuze byesoomba
Nga ndowooza oba leero mbiyimbye ntya?
Obukoola bwasuze bwewujja
Akaweewo kasuuze kakuntaa
Obunyonyi ekiro obukuuma otya?
Nze newuunya neno ensi jewatonda, egulu waliwanika otya elitagwaanga?
Gwe Laba gano agayanja aganene emiga jikulukuta tejikooma ( anha)
Chorus:
Twatondebwa kusinza
Teli kilala kusinza
Twatondebwa kusinza
Teli kilala kusinza
Tukusinza tukusinza nti
Haleluya Haleluya Haleluya
Tukusinza tukusinza nti
Hosana Hosana Hosana
Verse 2:
(Ehh)
Nze olwalero newuunya
Mubitonde byo ebyatondwa
Omuntu lwaki yasingayo okujeema?
Watulondayo otwetaaga
Notutonda mukifananyi kyo
Kibi tetumanyi kusiima
Kati laba nemitti jitusinga
Jiwuuba amatabi jikutenda
Amayеngo eyo kunyanja ga Sinza
Gayimusa amaloboozi ga yimba..
Chorus:
Twatondebwa kusinza
Teli kilala kusinza
Twatondеbwa kusinza
Teli kilala kusinza
Tukusinza tukusinza nti
Haleluya Haleluya Haleluya
Tukusinza tukusinza nti
Hosana Hosana Hosana
Bridge:
Buli kitonde kilisinza
Ffe bwetugana
Amayinja galiyimba
Nti naye atte bwe tusinza
Alisiima
Ebilungji alituyiira
Buli kitonde kilisinza
Ffe bwetugana
Amayinja galiyimba
Nti naye atte bwe tusinza
Alisiima
Ebilungji alituyiira
Chorus:
Twatondebwa kusinza
Teli kilala kusinza
Twatondebwa kusinza
Teli kilala kusinza
Tukusinza tukusinza nti
Haleluya Haleluya Haleluya
Tukusinza tukusinza nti
Hosana Hosana Hosana